A-Z Lyrics Database
Welcome! Login | Register
Lyrics   »   B   »   Buganda Kingdom Lyrics   »   Buganda Anthem Lyrics

Buganda Kingdom - Buganda Anthem Lyrics

Font:      
Align:    
  • Okuva edda n'edda eryo lyonna
  • Eryo eggwanga Buganda
  • Nti lyamanyibwa nnyo eggwanga lyaffe
  • Okwetoloola ensi yonna
  • Abazira ennyo abatusooka
  • Baalwana nnyo mu ntalo
  • Ne balyagala nnyo eggwanga lyaffe
  • Naffe tulyagalenga
  • Ffe abaana ba leero ka tulwane
  • Okukuza Buganda
  • Nga tujjukira nnyo bajjajja baffe
  • Baafirira ensi yaffe
  • Nze naayimba ntya ne sitenda
  • Ssaabasajja Kabaka
  • Asaanira afuge Obuganda bwonna
  • Naffe nga tumwesiga
  • Katonda omulungi ow'ekisa
  • Otubeere Mukama
  • Otubundugguleko emikisa gyo era
  • Bbaffe omukuumenga

  • Report error in lyric




    Latest Buganda Kingdom Lyrics

    The Buganda Anthem lyrics by Buganda Kingdom is property of their respective authors, artists and labels and are strictly for non-commercial use only.
    Copyright © 2009-2026 Azlyricdb.com. All Rights Reserved | Privacy policy | Blog
    You are now viewing Buganda Kingdom Buganda Anthem Lyrics